ALL
E-Books
Articles
date
- date
- title
AMAZIMA AMAKWEEKE
Amatendo gonna agatendebwa n’okugulumiza bya mukama katonda omulezi w’ebitonde byonna, okusaasira kwe n’emirembe bibeere ku w’ekitiibwa mu baNnabbi na ababaka Muhammad (S.a.a.w) n’abantu b’enjuuye abatukuvu. Twebaza katonda atusobozesezza okuvvuunula ekitabo kino mu lulimi olunnansi (oluganda) era nga n’ekigenderedwa si kwaagala kuvvoola wadde okufeebya kibiina oba abamu kubagoberezi b’enzikiriza y’obusiram, wabula twagadde kubunyisa migaso eri anoonya […]
more